{"product_id":"9781479719341","title":"NVANNUNGI I: AKASOOKA \"Kwana mingi naye wesige mitono\"","description":"Mu kitabo kino, Nvannungi, omuwandiisi atunyumiza olugero olulaga okwagala wakati wa Nvannungi ne munne Katikaluyiira, okwababonya bombi. Kasattiro, taata wa Nvannungi, yayagala muwalawe afumbirwe mutabani wa nnaggagga naye omuwala n’agaana ekyatuusa Katikaluyiira mu kkomera. Omuwandiisi Takoma ku mukwano gw’ababiri gwokka wabula atuwa ebyokuyiga ebiyinza okutuyamba mu biseera ebbitali bimu. Gamba ng’omutima omulungi ogulumirwa abalala okulabira ku Namwandu Ssizoomu ataazaala ku mwana bwe yatuukiriza obuvunanyizibwa bw’okulabirira n’okukuza katikaluyiira n’amufuuliira ddala ow’olulyo lwe. Ekitabo kinno kisaanide okusomwa abavubuka n’abakadde mungeri y’emu.","brand":"Xlibris US","offers":[{"title":"Default Title","offer_id":47158872998128,"sku":"9781479719341","price":3.99,"currency_code":"USD","in_stock":true}],"thumbnail_url":"\/\/cdn.shopify.com\/s\/files\/1\/0737\/7593\/9824\/files\/9781479719341_p0.jpg?v=1763617091","url":"https:\/\/shop-qa.barnesandnoble.com\/products\/9781479719341","provider":"Barnes \u0026 Noble (DEV)","version":"1.0","type":"link"}