Skip to product information
1 of 1

Xlibris US

Nvannungi 2

Nvannungi 2

Regular price $3.99 USD
Regular price Sale price $3.99 USD
Sale Sold out
Shipping calculated at checkout.
Quantity
Mu katabo kano Nvannungi Ak’okubbiri omuwandiisi ayongeera okutunyumiza ebizibu by’abagalana, Nvannungi ne Katikaruyiira, bye bayitamu mubanga erye myaka enna nga buli omu tamanyi munne gyali.Kakulombojjera enaku n’obuvumu Katikaluyiira bye yayitamu mu komera n’engeri gye yasimatuka emigo gyentaana. Era nekikulaga munne Nvannungi enaku n’obuguminkiriza bye yayitamu nga kitawe amuwenja amugyemu olubuto. Ebizibu binno by’onna babivunnuka nebaddamu okufuna essanyu;kuba baalina omutima omwagazi,oguwuliriza, era ogutawolera ggwanga.Omuwandiisi ayongera okutulaga nti amaanyi tegalya; labira ku mutima ogw’awamu abantu olubatu abe Kanyoggoga gwe bakozesa okusobola okw’eddiza ekizinga kyabwe Ssemagumba kye yali ayagala okweddiza.Takoma awo atuzaako emabega natulaga abantu be Kanyoggoga engeri gye bakuumamu eby’obuwangwa byabwe.Njagaliza yenna anaasoma akatabo aleme kunyumiirwa kyokka naye yezuulire zawabu w’ebirowoozo, empisa,amagezi, n’okwagala.
View full details